Влез Регистрация

Скрий

Забравена парола

Забравена парола? Въведи твоят e-mail адрес и ще ти изпратим link, с който да създадеш нова парола.

Назад

Затвори

Адреса на видеото във Youtube, Vbox7 или Vimeo

Оригинален текст

(Verse 1)

Okusooka, kankugambe nkwagala
Ekyokubili neneny e'ebibibyange bye nkozze
Webele, okuntunsa wanno wentuse
Kibadde kisa, nakusasira kwo bino byompa.
Obuyambi bwange nze, buva jooli yesu, bwotayamba tewali ayamba bobuwe
Omutima gwange no'mwoyo, gwe gwebitunulidde
Nsitul' amaaso gange, obuyambi bwange buvawa
(Chorus)

Nyamba kitange bela nange mubuli mbeela.
Tondekka ngawo omutima gwangenge gulaga jolaga.
Nyamba kitange nkole'byo bye wagamba.
Nymba nyo'kusinga, Enkomelelo yange'ebele nungi
(Verse 2)

Mu bukowu, nziza bujja mumanyi.
Nga silaba, nzibula ndabbe ekubo lyenkwata
Mukizinkiza, bela eetabaaza
Mumbuyaga, nekweke mugwe olwazi
Slina kyendi nze, silina kulwange,
Ninda kuva jooli gw'anfula kyendibba.
Omutima gwange no'mwoyo, gwe gwebitunulidde,
Nsitul' amaaso gange,
Obuyambi bwange buvawa leero.
(Chorus)

Nyamba kitange bela nange mubuli mbeela.
Tondekka ngawo omutima gwangenge gulaga jolaga.
Nyamba kitange nkole'byo bye wagamba.
Nymba nyo'kusinga, Enkomelelo yange'ebele nungi
(Bridge)

Oow ooo
Nkunonye mu mwoyo nemumazima,
Ebinumba byo nambi kukwasiza.
Wadde nga ndi muntu buntu, kankole ekyo'buntu,
Nganawe bwotyo- nyamba
Obuyambi bwange nze, buva jooli taata bwotayamba tewali ayamba bobuwe
Omutima gwange no'mwoyo gwe gwebitunulidde,
Nsitul' amaaso gange,
Obuyambi bwange buvawa leero

добави Превод

Зареди коментарите

Още текстове от Shawn Kimuli